Uploaded By
VIEW PROFILE
132 Followers
Ngenda kwagaliira Exo wo onsasule, bambi
(Ivanka di bwoy)
Ate Sagala owuube ng'akyussemmu
(International)
Ngenda kwagala Exo w'omuntu
(Exo w'omuntu)
Anti ba mukyawa ffe tuulye ebintu, ehh
(Ffe tuulya ebintu)
Ngenda kwagala Exo w'omuntu
(Exo w'omuntu)
Anti ba mukyawa ffe tuulye ebintu,
(Ffe tuulya ebintu)
Hmmn, mpuliira ekyoyoyo
Mpuliira evvumbe eriwunnya ku mwoyoyo
Hmmn, nga lya Ex w'omuntu
Nga ansula mukifuba nga tuulya ne bintu
Ekirungi baba bammanyi ky'ebakola
Kubanga ba biyitamu bamannyi ky'ebakola
Egaali ekozeeko ebeera Nggummu
Njagala mu funne tubbe nga tussa kimmu
Bambi, anti nabo ba twetegga nnyo
Banyummya ebiboozi bya buli ommu eya bakyawa
Bambi, mbu Sam yali na mulungi
Naye bw'endaaba ate gwe omukiira
Ngenda kwagala Exo w'omuntu
(Exo w'omuntu)
Anti ba mukyawa..
- Release Date:May 13, 2023
- Producer:Challenger Pro
- Genre:Afrosounds




0 comments